Kishore Kumar Hits

Iryn Namubiru - KABI KI lyrics

Artist: Iryn Namubiru

album: ALL TIME CLASSICS Volume II


Ooh kabi ki bwemwagala ntii
Kabi ki owange bwemwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Kabi ki muno bwomwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Sikyagala bwemba musanze nga ali
Ne banne anyumirya mubuzeko emirembe
Kale wade nze mubitta naye alinayo
Emikwano asanayo sipesi
Simulunda simutayiza simusoyasoya
Sibwemanyi akazanyo
Ela oli bwambuzza lwaki muffatyo
Mudamu nti kati kabi ki mwekyo?
Kabi ki owange bwemwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Kati kabi ki mama
Kabi ki muno bwomwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Privacy ye giwa ekitibwa simulingilinza
Muwa akabanga kale wade olumu mbuzza
Naye bwasilika sikaka answer
Esimu bweyimba simubuza simusoya soya
Nze sili lawyer
Ela oli bwambuzza lwaki muffatyo
Mudamu nti kati kabi ki mwekyo?
Kabi ki owange bwemwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
IKabi ki muno bwomwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Kabi ki muno bwomwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Bwaba anyumide bambi ntekeli olukungu
Ne mugamba nti onyumidde mwatu
Bwaba anyumide taata ntekeli olikungu
Ne mugamba nti onyumidde mwatu
Bwaba anekede taata ntekeli olukungu
Ne mugamba nti aya basi
Kati kabi ki olwo?
Kabi ki owange bwemwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani tabu gani eee
Kabi ki muno bwomwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani
Kabi ki owange bwemwagala mungeli
Ewa emirembe tabu gani

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists