Mwami, mwami mwami... mwami...
Mbadde ndi awo nelarikirira
Nga manyi ebyange biselengerera Nendowooza nti oba ndina
Okukyusa kubyokulya Nendya buli kimu nga wa
Ko nze bino no byagala ddagala
Omubiri gwange gwona Nga kukoze gunzigwako
Nenumb'e Mulago mu b'omusaayi bwoba gw'olowooza kyi
Omusawo nangamba ndin'ekiwundu Ekiwundu ekitetagisa okutunga Nangamba kili ku mutima
Ate nga kiva ku bwongo ko ye bambi oyinza nokufa
Kukyendabye naye no
Ebyo birowoozo, birowoozo eby'oyo ayagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi ob'alidda
Birowoozo, birowoozo by'ono eyagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi oba alidda
Omutima gunduma nentuula nendowooza nti oba gwe mulwadde
Bwempita mu kubo abamu basembelayo anti ndi ng'omuzoole
Naye wagenda wa
Oba wagenda wa mwami wange... mwami wange
Okukomba kungulu, silikiddamu, kyenakola
Kubanga binuma binuma binuma binuma, bindi bubi
Ebyo birowoozo, birowoozo eby'oyo ayagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi ob'alidda
Birowoozo, birowoozo by'ono eyagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi oba alidda
Mwami mwami mwami
Mwami mwami mwami
Mwami mwami tonumy'obwongo
Mwami wange tonumy'obwongo
Mwami mwami mwami
Mwami mwami mwami
Kati sagala munyiize,
Sagala mukabye, sagala muswaze
Sagala munyiize, bwoba ng'omusanze, mugambe nagonze
Kubanga gunuma omutima gunuma Omutwe gunuma n'egyendya tewooma Mugambe mulinze, ewange mulinze
Ebyo birowoozo, birowoozo eby'oyo ayagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi ob'alidda
Birowoozo, birowoozo by'ono eyagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi oba alidda
Ebyo birowoozo, birowoozo eby'oyo ayagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi ob'alidda
Birowoozo, birowoozo by'ono eyagenda natadda
Birowoozo, bindi bubi ela simanyi oba alidda
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist