Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Mwe abassaja mwakula mutya
Nze eby'abassaja bijja kunema
Nze omukaazi eyelekereza
Ogwo omutima nengubikula
Buli kalungi nenkuyiyiza
Banange ki kyesakola
Naye maama okunzigwereza omutima nenguba
Nga n'omussaja gwenjagala simulabako
Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Abo abawala abakusigula
Nze mukwano bajja ku nemya
Eyo mukyaalo gy'ogenda osuula
Ezo ensimbi z'oyiwayiwa
Bakazi banange olundabako
Nga bampita nga gaddibe ngalye
Nze nendowoza ogw'omukwano gw'oyiwayiwa
Nenzigwamu omutima mbula kwetugga
Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Empisa zo gwe zikyuseko
Zilabika nga zinemye
Kyolowoza ki gwe Fille
Nga n'ewaffe sigobwa nga yo
Ekikunjoza ki Fille
N'otontwala ng'omuntu
Osaana omanye nti nange nkyali
N'abassaja nabo bangi
Oohh maama
Baabu wee
Empiso zo nzikoye
Mwatu mwami zilabika nga zinemye
Byonkola binji naye nze nsilika
Kale nkole ntya
Amazima ondeka awo n'osula ebweeru
Kale ebyo biliary
Bw'oba ng'onkyaaye yogera ekitufu
Nange ntere ngende
Oohh maama
Eby'abassaja bijja kunema
Nze bijja kunema
(Nange ntere ngende)
Nze omukazi eyelekereza nenelekereza
(Nange ntere ngende)
Ogwo omutima nengubikula
Nze nengubikila
(Nange ntere ngende)
Ogwo omukwano gw'oyiwayiwa
Nga tossasira
(Nange ntere ngende)
Eyo mukyaalo gy'ogenda osuula osulayo bbiri
(Nange ntere ngende)
Ewa Hajjat gy'ogenda osuula osulayo ssatu
(Nange ntere ngende)
Eby'abassaja bijja kunema
Nze bijja kunema
(Nange ntere ngende)
Nze omukazi eyelekereza nenelekereza
(Nange ntere ngende)
Ogwo omutima nengubikula
Nze nengubikila
(Nange ntere ngende)
Ewa Hajjat gy'ogenda osuula osulayo ssatu
(Nange ntere ngende)
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist