Katonda bwakuwa omuntu gwosimye kiba ng'ekirooto
N'omutunulira nga yena omwewulira era akusanyusa
Nze mazima nali nterebuka ng'anti oludewo okutuuka
Nga nonya eyo love eringa kyojje gye mpulira mu buyimba
Omuntu gwesirina kyentoma, okugaya oba okuyuusa
N'obukowewe bubwo ku maaso, era nabwo bulungi
Yade ebigambo munsi bingi
Bimpedeko nukwano
Nkugambe ki ky'otalaba ku love enzijude mu maaso
Banange, temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Nkusubiza nyo okukakana mwami nze mbeere omukyala
Anakuwa ekitiibwa ekisaana omulenzi owekitibwa
Couple yaffe ebakuba nyo, tumazeeyo omukwano
Abo tobafaako bambi, abogezi babaawo tebabula
Nga akayimba akaweweza, akasirisa abaana
Njagala nkuberere ntyo, nga sikunyiza bambi
Oli kintu eky'omuwendo
Abakyegomba bangi
Nsaba nkutekeko akalambe, bonna! Bakimanye oli wange
Banange, temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
♪
Zaabu wange, omutima gwegwa kulonda
Era nkwetaga, muli nkwesunga
Sembera kumpi nze nkwewe nzena
Bwemba kumpi nawe, mba ntuuse eka
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundetera, tabbu
Mweyitira nze kibuubu
Bubu zaabu
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist