Kishore Kumar Hits

Maurice Kirya - Entebbe lyrics

Artist: Maurice Kirya

album: The Road to Kirya


Siba siba ensawo muzinyweeze
Ngenda Entebbe Eyo Mundeege
Ngenda kupakasa ensimbi nzireete
Neera mbasaba emikissa egyo mujimpe
Yeah yeah yeah
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Tujja kutuuka
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Ngenda Naye buli gyemba mbeera mbalowoozako buli wemba
Mbeera nzijukila ebiseera mwetwaava
Embeera Yali Nkalu Naye kati baba
Nedda
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Bijja kukyuuka
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Entebbe Road (NGENDA)
Ndeeba (NGENDA)
Kibuye (NGENDA)
Najja (NGENDA)
Namasuba (NGENDA)
Seguku (NGENDA)
Nkumba (NGENDA)
ENTEBBE
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Tujja kutuuka
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Abamanja Bambi muninde
Bemanja Bambi muzimpe
Ngenda kukazana ssente nzileete
Neera mbasaba emikissa egyo mujimpe
Yeah yeah yeah
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Tujja kutuuka
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Neebaza abalungi abanyamba
Neera, neebaza emikwaano n'enganda
Ngenda kusomoka ensalo ezo Nenyanja
Neera mbasaba emikissa egyo mujimpe
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Bijja kukyuuka
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Entebbe Road (NGENDA)
Ndeeba (NGENDA)
Kibuye (NGENDA)
Najja (NGENDA)
Namasuba (NGENDA)
Seguku (NGENDA)
Nkumba (NGENDA)
ENTEBBE
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
AKUUME ATAKUUMIRA MPEERA
Ogiranga nodda mwaana wange
Bwofuna ennusu omalanga nodda
Bwofuna Essimu okubanga Notugamba lwodda
Ogiranga nodda mwaana wange
Bwofuna ennusu omalanga nodda
Bwofuna Essimu okubanga Notugamba lwodda

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists