Kishore Kumar Hits

Maurice Kirya - Kulunako Olwo lyrics

Artist: Maurice Kirya

album: Beyond Myself


Wandaga ekifuba kyo
Nondaga omutima gwo
Wajjayo ebiwawatiro
Nonkweeka mu mikono gyo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Nzijukira ebigambo byo
Nzijukira akamwenyo ko
Nzijukira ago amaaso go
Amaaso go agandaga ekubo
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo
Ebiwawatiro
Byambugumya
Wangumya
Wandaga ekisa
Kulinaku olwo

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists