Kishore Kumar Hits

Maurice Kirya - Nze Ani? lyrics

Artist: Maurice Kirya

album: Nze Ani?


Oh, oh-oh ooh
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi
Oh, oh-oh ooh
Kati nzize nkwebaze
Njagala omanye essanyu lyange
Njagala omanye omutima gwange
Ndudde luddeyo eyo
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Njagala nkuyimbire
Njagala omanye nga bwensiimye
Ndudde luddeyo eyo
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Oh, oh-oh ooh
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi
Oh, oh-oh ooh
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Njagala nkuwe obulamu bwange
Obwongo n'omwoyo gwange
Nkusaba obitwale, kati bibyo
Bwenkubakuba obufaananyi
Nandibadde wa, wotali gwe!
Wannyamba n'ondaga ekkubo
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Oh-oh oh yeah
Oh, oh-oh ooh
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi (oh-oh oh yeah)
Oh, oh-oh ooh
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Oh-oh oh yeah
Oh, oh-oh ooh
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi (oh-oh oh yeah)
Oh, oh-oh ooh
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Nze ani? (gwoyagala bwooti)
Kati nzize (kati nzize nkwebaze)
Oh-oh oh yeah
Oh, oh-oh ooh (kati nzize!)
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi (kati nzize!)
Oh, oh-oh ooh
(Kati nzize nkwebaze) (Oh-oh oh yeah)
Oh, oh-oh ooh (oh yeah!)
Byonkoledde bingi, byomponyeza bingi (ooh, oh-oh ooh!)
Oh, oh-oh ooh
Kati nzize (Kati nzize nkwebaze)
(Byonna byenina ebyo)
(Nkusaba obitwale)
(Weebale)
(Eh)
(Gwoyagala bwooti)
(Gwoyagala bwooti)
(Byonna byenina ebyo)
(Nkusaba obitwale)
(Weebale)
(Gwoyagala bwooti)
(Gwoyagala bwooti)

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists