Kishore Kumar Hits

Maurice Kirya - Nkooye lyrics

Artist: Maurice Kirya

album: Mwooyo


Oh Oh Oh Oh
Oh Oh Oh Oh Oh Oh
Nga Nkooye, oh yeah
Nga buli kasente kenfuna nga nkamalira kwono, noli, noli
Nga bulikaseera kenfuna nga nkamalira kwono, noli, noli
Nga mbulwa notulo, nga mbuzabuza ono, noli, noli
Baby I love you, nga nkigamba ono no
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati
Boona ba njawulo
Naye nga ekintu kyekimu
Nga mbamala nembaleka nemitima emimenyefu
But I can't do that no more
I don't wanna treat my girl like she's some kind of fool
Kati nonya omu
Anajagala olwekyo kyendi so si ekyo kyenina
Nga omukwano gwemuwa si gwakubatisa
The girl for the rest of my life
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati

Abemikwano abenganda, bwetwazilunda
Kino kyembagamba, nonya omu
Abamawulire abengambo bakalusomba
Kino kyembagamba, nonya omu
Bayimbi banange bwetwajiwuba
Kino kyembagamba, nonya omu
Nga omukwano gwemuwa si gwakubatisa
The girl for the rest of my life
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati
Nga nkooye, nonya omu bwati
Mazze ebyekiyaye, nonya omu bwati
Nonya omu bwati
Nonya omu bwati
Nonya omu bwati
Nonya omu bwati

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists