Kishore Kumar Hits

Maurice Kirya - Busaabala lyrics

Artist: Maurice Kirya

album: Mwooyo


Nalina omuwala eyo ebusabala (hey)
Proscovia omulungi w'ebusabala (hey)
Yalina akamwenyo akalinga enjuba
Nga mutayiza nga atega enjuba (hey)
Waliwo ekintu, ekyansumbuwa (hey)
Ekyo ekintu ekyangoba ebusabala
Yalina muzeeyi eyali yajula obukambwe
Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe
(Aaah)
(Ooh)
Kye kyangoba eyo ebusabala (oh)
Eeh (eh-eh)
Kye kyangoba eyo ebusabala
Oh-oh oh
Kye kyangoba eyo ebusabala
Eh-eh eh
Kye kyangoba eyo ebusabala
Muzeeyi yali mulodi w'ebusabala (hey)
Okuva ebuvanjuba paka ebugwanjuba (hey)
Ng'abanonya basajja ba local defence
Mikwano gya muzeeyi wa Scovia (Scovia)
Guli omukwano gwali gujjakunzisa (hey)
Nga njiribayiriba ne Proscovia (hey)
Wabula muzeeyi eyali yajula obukambwe
Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe
(Aaah)
(Ooh)
Kye kyangoba eyo ebusabala (oh)
Eeh
Kye kyangoba eyo ebusabala
Oh
Kye kyangoba eyo ebusabala
Kye kyangoba eyo ebusabala
Ekyangoba eyo ebusabala batuula ku ntebbe nze ne bampa omukeeka
Ekyangoba eyo ebusabala, nze omwana w'omuntu ne bampita enswera
Ekyangobya eyo ebusabala
Proscovia ekimuli kyebusabala
Wabula muzeeyi eyali yajula obukambwe
Nga buli bwandaba, nga awagala ekyambe
(Aaah)
Kye kyangoba eyo ebusabala (oh)
Eeh (oh-oh)
Kye kyangoba eyo ebusabala
Kye kyangoba eyo ebusabala
Kye kyangoba eyo ebusabala
Ekyangoba eyo ebusabala batuula ku ntebbe nze ne bampa omukeeka
Ekyangoba eyo ebusabala, nze omwana w'omuntu ne bampita enswera
Ekyangobya eyo ebusabala
Prosco- (Prosco)
-Via ekimuli kye- (ekimuli kye)
Ekimuli kye (kye)
Proscovia oyo
Proscovia Proscovia ekimuli kyebusabala
(Aaah)
(Eeeh)
(Aaah)
(Eeeh)

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists