Ah ah (Gratemake)
Ah ah
Gravity Omutujju
Fille Beibe (Dr. Powers on the beat)
Hearts can burn hearts can burn
They burn they burn burn
Guno ogwange funa ekikapu oguweeke
Guwee guweeke
Omukwano nnali ngumaze but I went and went and I fell for you
Abaami bangi boogedde naye nnasalawo mpe ggwe amatu
Sseegabyagabya mutima
Baali bansamba nnyo nga ttena
Nkwagadde nnyo Fille tonnumya
Tomenya mutima
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Toddamu nakulowooza kintu kyonna
Nze wendi ku lulwo toyaggayagga kyana
Ebyali byagaana kambikole byonna
Na buli ky'onsaba ndikikuwa ssigaana
Bayaaye mwebali naye ate si ffenna
Nze empisa embi zambula bebi ssizirina
Okkulimba mba nnyingira ggeyeena
Ndayira aga jjajjange eyafa Ssebaana
Ssirikuzannyisa njogera munsi yonna
Oli wange gwe nnalondayo mu bonna
Kyuka tulabe Maria Suzaana
Mbeera kumbi wano ab'effitina gaana
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Omutima guugwo
Nkuwadde mulamba
Tonziriza ebipapajjo
Nze ŋŋenda ku tv
ŋŋenda kulanga
Ovudde mu lwokaano
Jangu wendi
Bw'oba onaakuuma ebyama
Nga onankuumira ebyama sigala eyo
Bw'oba onaatera oggenda
Bw'oba osuubira oggenda
Bye bye
Sseegabyagabya mutima
Baali bansamba nnyo nga ttena
Nkwagadde nnyo Fille tonnumya
Tomenya mutima
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tobikola
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Tonkola dirty
Nkwewadde nnyo
Nkwewa
Tonkola ebibi
Tonkola ebibi
Nkwewa Nkwewadde nnyo
Nkwewa Nkwewadde nnyo
Omukwano nnali ngumaze but I went and went and I fell for you
Abaami bangi boogedde naye nnasalawo mpe ggwe amatu
S.K.I.E.S
Owaddala (Herbert Ug)
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist