Wakibwa eyatonda egulu nensi
Elinya lye Yesu kuristu
Egulu nensi bivunama mumasoge nebimusinza
Asanidde.
Nendaba egulu nga lyegula ate
Nendaba namulondo nyinji
Nendaba abantu nga basinza oyoo
Nendaba enyanja eyekitibwa ekululukuta okuva awo wali
Wakitibwa Wakitibwa oyoo
Eeeee wakitibwa
Hoooooo
Nendaba afanana abana babantu
Nendaba Yesu owekitibwa
Bamalayika ngabasinzo oyo
Hooooo
Bavunanama awo wali
Nebasinza wakitibwa
Wakitibwa wakitibwa oyoo
Wakitibwa mukama
Ensi zimuwe ekitibwa
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu
Wakitibwa wakitibwa oyo
Wakitibwa mukama
Ensi zimuwe ekitibwa
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu
Wakitibwa wakitibwa oyo
Nendaba ebitabo byali binji
Bamalayika nga babireta
Ekitabo kyobulamu kyali kyanjawulo
Omwo mweyawandika abalonde, mweyawandika abakiriza
Kanfube nyo ndibera omwo
Eeeeeee
Wakitibwa mukama (wakitibwa.)
Ensi zimuwe ekitibwa(zona zimuwekitibwa)
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu
Wakitibwa wakitibwa oyo
Asana okusinza kabite
Wakitibwa mukama (asana amatendo katonda wange)
Ensi zimuwe ekitibwa(ensi zivunama)
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu(Hallelujah...)
Wakitibwa wakitibwa oyo
Edobozi lyamukama siritenda
Ekitibwa kye ekinji sikiroja
Amasoge gaka galinga omuliro
Alina erinya lyakitibwa
Erinya lye dunji lyamuwendo
Lizukisa abafa wakitibwa oyo
Wakitibwa mukama(wakitibwa...)
Ensi zimuwe ekitibwa(Tendo lye libuna)
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu(Hallelujah...)
Wakitibwa wakitibwa oyo (mulangira asinga bona)
(Yekabaka)
Wakitibwa mukama (ye musumba asanidde muyimuse oyo)
Ensi zimuwe ekitibwa(Tendo lye, tendo lye libuna)
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona Yesu (Banangeee)
(Yekabaka tabongota ye teyebaka)
Tendo lye libuna wona era
Amanyi ge gabuna wona Yesu (Yazaza abagumba muyimuse oyo)
Wakitibwa wakitibwa oyo
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona yesu (Banangeee
Wakitibwa wakitibwa oyo (oya awonya ebigenge muyimuse)
Tendo lye libuna wona era
Amanyi ge gabuna wona yesu (mugambeYesu osanidde)
Wakitibwa wakitibwa oyo
(Tendo lye libuna)
Tendo lye libuna wona era amanyi ge gabuna wona yesu (Eeeeh...)
Wakitibwa wakitibwa oyo
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist