Lyrics created by jKiiza
Eeeh
Eee
Ngolokose ngende okukola
Njiiye obulamu
Mukama Nkusaba ogende nange
Wotali Mukama ensi enengobelera
Nkolelera abaana bange, Mukama
Nkolelera future yange
Mukama tambula nange
Nkulembera nagobelera.
Mp'omukisa kumulimu gwange
Mp'omukisa mubulamu bwange
Kub'omukisa Mukama gwe gwogaba
Nkimanyi tegulina buyike.
Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi
Laba ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike.
Tegulina buyunike
Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda
Manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike
Tegulina buyunike
Nebwologa abange,
Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyunike
Nebwogala oluji
Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda)
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyinike
Omukisa gwengamba tebaguloga,
Nedda riziki tewaba
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike
Mukubo waliy'emitego
Sitani ayagala kunkuba bbusu omukisa gwange agutwaale
Andeke nemulugunya
Ntegulura emitege gy'omulabe
Kati engalo zino zinabala ensimbi
Nebweliba dollar elituuka negoonda
Mukisa gwo tegulina buyinike.
Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi
Laba ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike.
Tegulina buyunike
Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda
Manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike
Tegulina buyunike
Nebwologa abange,
Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyunike
Nebwogala oluji
Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda)
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyinike
Omukisa gwengamba tebaguloga,
Nedda riziki tewaba
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike
Empewo efuuwa
Enkuba nekuba
Nkolelera baana bange
Mpeleza omukisa gwo
Omuzira gukuba
Genda nange
Nkolelera future yange
Genda nange
Tegulina buyunike omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi
Laba ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama
Gw'ampadde nkimanyi tegulina buyinike.
Tegulina buyunike
Ekibuga ngaanye sikifuluma, nedda
Manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike
Tegulina buyunike
Nebwologa abange,
Olituuka n'okoowa, manyi ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyunike
Nebwogala oluji
Guwaganya mudilisa, ela ndiba bulungi
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde(nina Katonda)
Nkimanyi tegulina buyinike
Tegulina buyinike
Omukisa gwengamba tebaguloga,
Nedda riziki tewaba
Kub'omukisa gwa Mukama gw'ampadde
Nkimanyi tegulina buyunike.
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist