Kishore Kumar Hits

Judith Babirye - Newayo lyrics

Artist: Judith Babirye

album: Merry Christmas


Newayo gy'oli nkusinze
Oli mukulu Mukama gyendi
Kanvuname w'oli nkusinze
Gw' eyatonda ohh oli mukulu
Ensozi zonna zikusinze ohhh
Enyanja zikube mungalo
Newayo nvuname nkusute ohhh
Oli mukulu newayo nkusinze
Newayo gy'oli Taata
Newayo nkusinze (oli.)
Oli Mukulu (oli.)
Yesu oli mukulu
(Newayo gy'oli) Newayo nkusinze ehh
Okusinza (eyo mere)
Mere yamutima gwange
Newayo nvuname w'oli
Newayo nkusinze (oli.)
Oli Mukulu (oli mukulu)
Yesu oli mukulu
(Newayo newayo gy'oli Yesu)
Newayo nkusinze ehhh
Okusinza (mere yamutima gwange)
Mere yamutima gwange
Byokoze bingi nyo gyendi
Bwesikusinza mbeera nelimbye
Wanzijayo e Kololo mu theatre
Nompa obulamu
Newayo nze nkusinze
Newayo gy'oli Taata
Newayo nkusinze (ehh.)
Oli Mukulu
Yesu oli mukulu eeh (oli mukulu gyendi Taata)
Newayo (newayo) nkusinze ehh
Okusinza (ddala okusinza)
Mere yamutima gwange
Newayo nvuname Taata
Newayo nkusinze eeh
Oli Mukulu (Sebo)
Yesu oli mukulu
(Newayo newayo Taata) Newayo (Yesu wange) nkusinze ehh
Okusinza
Mere yamutima gwange
Ebivuga kabivuge tukusinze
Oli mukulu Yesu oli mukulu
Engalo tuzikube tukusinze
Ohh newayo gy'oli kusinze
Newayo gy'oli Taata
Newayo nkusinze (oli mukulu)
Oli Mukulu (Sebo)
Yesu oli mukulu (oli mukulu gyendi)
Newayo (newayo) nkusinze
Okusinza (mere yamutima gwange)
Mere yamutima gwange
Ndisanga wa akwenkana mu nsi eno
Newayo (newayo) nkusinze (oli.)
Oli Mukulu (oli.)
Yesu oli mukulu (oli mukulu Mukama gyendi)
Newayo nkusinze ehh
Okusinza (mmmh)
Mere yamutima gwange
Bwesikusinza mbeera nelimbye
Newayo nkusinze (oli mukulu gyendi)
Oli mukulu (Taata wange)
Yesu oli mukulu (wasangula amaziga gange)
Newayo newayo ...

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists