Kishore Kumar Hits

Judith Babirye - Erinya Yesu lyrics

Artist: Judith Babirye

album: Katonda Talimba


Nnoonyereza ku mannya
Amalungi wansi wenjuba
Nnoonyereza ku mannya
Nenzuura erinnya YESU
Liwonya liwumuza abakooye
Ndyewuunya erinnya YESU
NGA ssilinayo angamba
Mukwano NYWERA
Mpita YESU erinnya YESU;lino erinnya
Oh,YESU,lyerinnya erisinga
Obulungi wansi wenjuba
Bworiyita MUKAMA akubeera
Erinnya YESU teliburwa maanyi
Batimayo omuzibe yakaaba
Nga'kooye okuba NGA talaba
Yayita yayita erinnya YESU
Oh Batimayo yazibuka amaaso
Kati leero bwobanga ogikooye
Embeera eyo YESU waali
Muyite yita erinnya YESU
Erinnya YESU teliburwa maanyi,yita erinnya
O

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists