Kishore Kumar Hits

Judith Babirye - Hossana lyrics

Artist: Judith Babirye

album: Katonda Talimba


Hossana
Hossana
Ani yawanguza Dawudi
Ani alwaana Entalo
Ani aseetula ensozi
Wagulu ennyo tukuyimusa
Ani atambuuza abaleema
Ani alongosa omusaayi
Ani yafa nazuukila
Wagulu ennyo tukuyimusa
Hossana Halleluyah
Wafa era nozukira
Hossana halleluyah
Wagulu ennyo Tukuyimusa
Tukuyimusa okusinga ensiimbi
Tukuyimusa okusinga byonna
Tukuyiimusa okusinga feeza ne zzaabu
Wagulu ennyo Tukuyiimusa

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists