Mpambatira mukama
(Mpambatira mukama)
Taata mpambatira kabaka (onsitule)
Taata mpambatira kabaka wange
(Mpambatira mukama)
Mpambatira mukama, omponye ensi eno
Taata nga mpeddemu amanyi
Mpambatira mukama
Taata mpambatira nze (onsitule)
Taata (mpambatira kabaka wange)
Mpambatira mukama (ooh mpambatira kitange)
Omponye ensi eno
Mukama nga mpeddemu essuubi
Mpambatira mukama
Taata mpambatira nze (onsitule)
Taata (mpambatira mukama wange)
Mpambatira mukama (ooh mpambatira onyweeze)
Omponye ensi eno
Mukama nga ssirina asobola (mpambatira mukama)
Mukama nga tewali ayamba (onsitule taata)
Nsitula kabaka (mpambatira mukama)
Oohhh mpambatira kitange (omponye ensi eno)
Mukama nga amataba manji
(Mpambatira mukama)
Taata nga omuyaga gukuta (onsitule taata)
Mukama nsitula kitange (mpambatira mukama)
Ohh mpambatira mukama (omponye ensi eno)
Ohh mpambatira katonda wange
(Mpambatira mukama)
Mpambatira nze (onsitule taata)
Ohhhh (mpambatira mukama)
Ooh mpambatira kabaka (omponye ensi eno)
Mukama ye ggwe musuumba wange
Omutima.
Ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(Mukama naye omutima.)
Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(Mukama ekiro nga nneebase)
Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(Wensiinza, daddy, omutima)
Ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(Hook)
Mpambatira mukama onsitule
Taata mpambatira mukama
(Mukama nzijaayo wansi eyo)
Omponye ensi eno
(Mukama mpanirira kitange)
Mpambatira mukama (nzijaayo mu lutusi) onsitule taata
(Mukama nsitula mu gunya wansi)
Mpambatira mukama omponye ensi eno
(Mukama naayita ani nze)
Mpambatira mukama
Ye nze naakabira ani oyo
Mukama nsigaza gwe wekka
Mukama mpambatira nze
Taata mpambatira mukama
Taata mpambatira nze
Kabiite, mpambatira kabiite wange
Mukama mpambatira nze
Nga ntidde mpambatira onyweeze
Ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
Guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
Siinza ohh mutima, ohh yesu wange
Mpambatira kitange
Guyayaaana...
Ohh taata nkoowola gwe wekka
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist