Kishore Kumar Hits

Judith Babirye - Obuntu Obwo lyrics

Artist: Judith Babirye

album: Ndi Kawoonawo


Mmmh Obuntu obwo obutonono bwokola mukwano (obutonono bwokola) eeh
Obuntu obwo obutonono bwokola omulungi (obutonono bwokola) tegaba
Mamotoka oba amayumba gano aga gololofa naye Obuntu obwo obutonono
Bwokola bundaga mu mutima mwe ntula
Oooh wulila mwagalwa wange mmmh Obuntu Eki wangula omutima gwo
Mwagalwa tebibera bingi.
Eki menya omutima gwo mwagalwa tebiba binene naye obuntu obwo
Obutonono bwokola bwe bu vaako ensigo eliwangula omutima gwo mwagalwa
Aah oba okumumenya.
Obuntu obwo obutonono bwogela paka mu mutima munda bangi twegomba nyo
Okutukayo naye netutatukaa eeh obuntu obwo obutonono busumula nebwe
Guba gunyize nyo obuntu obwo bwe busensera amagumba munda omutima
Neguyiika

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists