Hmmm Bo bo bo bo bo bo Hmmm hmm hmm Nessim Pan Production Levixone Kamya yali mugezi nnyo Bwe yali asoma mu kibiina Nga buli mwana ekimudaaza Ye tayinza kigwa Yeeresa disco n'asula mu ku revisinga Yasoma bulungi ne bamutikkira Ne yesunga okola Naye omulimu gwabula Yonna gye yagenda okugusaba Era diiguli ye yamusala Ennaku n'eruma Kati yafuuka toilet attendant mu Kikuubo W'aggya z'asasula abamubanja N'akazigo mw'asula Ekimunyiiza agaali agasiru mu kibiina Galina emirimu gavuga mpya Mwana wa gundi yajuna, ooh Levixone Bw'omubuuza agamba mbeera Mbeera, mbeera Ekimbonyaabonya mbeera Mbeera, mbeera Omulimu ssigwagala naye mbeera Mbeera, mbeera Ekigunkozesa mbeera Mbeera, mbeera Morgan Edgar, ayambala ng'omukazi ekiro Nga yeeyita Zeridah N'afera abasajja eh obiwulira Ebintu by'ayogera Edgar bw'aba afera Bannange bisesa Nze eby'abasajja nali nabyekuba Bampe chips ne vodka Baby nze saagala kunjiwa Are you sure togenda kudduka? Yeekoza, abayitika ne bazimuwa Abamugwaamu ne bakuba Naye era Edgar, oluwona Ng'akwata wiigi ye ng'addayo fera Nga baddamu nga bakuba yiii!! Morgan Bw'omubuuza agamba mbeera Mbeera, mbeera Ekimbonyaabonya mbeera Mbeera, mbeera Bankuba naye mbeera Mbeera, mbeera Nzirayo lwa mbeera Mbeera, mbeera Both Naliko mu mbeera Yesu y'anzigya mu mbeera Naliko mu mbeera Yesu n'anzigya mu mbeera nange Asobola asobola Yesu (yeah yeah) Asobola asobola asobola Yesu Asobola muganda wange Asobola asobola asobola Yesu Asobola okukyusa embeera Asobola asobola asobola Yesu Asobola muganda wange yeah Asobola asobola asobola Yesu Asobola okukyusa embeera Asobola asobola asobola Yesu Yeah yeah yeah yeah Asobola asobola asobola Yesu Asobola muganda wange Asobola asobola asobola Yesu Byonna ebyakusiba Asobola okukyusa embeera Asobola, asobola, asobola Yesu Oh ah ba, oh yeah yeah Asobola, asobola Yesu Asobola, asobola Yesu Asobola, asobola Yesu Asobola, asobola Yesu Asobola, asobola Yesu Eh yeah