Tulina omubeezi waffe Nga atwagala Akira abaganda baffe Nga atwagala Emikwano gyaffe ku nsi Batutamwa baatuvaako Naye oyo tatukuusa Nga atwagala Buno bwe bulamu bwaffe Nga atwagala Yesu okumumanyanga Nga atwagala Yatunonya mulukoona Naatununula ne omuwendo Naatuleta mu kisiibo Nga atwagala Kiki ekimusanyusa era Nga atwagala Kwekutuwa ffe omukisa Nga atwagala Katugume emyoyo gyaffe Katutambule nne essanyu Alitutuusa ewuwe Nga atwagala Kulwa erinya lye elya amanyi Nga atwagala Tuliwangula abalabe Nga atwagala Kale nno tweyongere nga Okuyimba nti asinze Asinze Mukama waffe Nga atwagala