Kishore Kumar Hits

Bebe Cool - Wakayima lyrics

Artist: Bebe Cool

album: Wakayima


Ah aa aa ah
Ronnie on this one
Na nga na
Eh ee ee eh
A big size Bebe Cool ah me come again zagada
Omukwano kati nsibisa nkokoto
Abakulabako bagamba gw'oli kito
Nze nja kujjayo n'amaanyi gomubuto
Kubanga by'onkozesa baby bya ndigito
Onegezagezamu okunoba
Jjukira wa gyetuvudde baby nga tutoba
Onfumba ng'afumba amagi boyilo
Omutima oguzanyisa ng'azanya duyiro
The way you whine your body
You shake your body
Onkubisa amasanyalaze munda muli
Oyagala nsumulule ne ku wallet
Ng'ate mu ssimu wa nsevingamu ng'owa chapati
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
My lover, siri family ya wakayima
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
My lover, era sifaanana nga ba wakayima
Alright, alright then
Topapa kubinjigiriza
Topapa kubinjigiriza kuba nabyeyigiriza
Topapa kubiyimiriza
Topapa kubiyimiriza kubanga nze ali ku ntandikwa
Ng'olutambi lwa cinema
Baby ng'ojjudde eneema
Kye mbadde mbuuza
Ku speed kwotambulira
Ebigambo bitambula gwe baby totandika ntondo
Mbu ongamba nze asinga
Ng'ate olina abalala eyo bodatinga
Ebifananyi n'olikinga
Nkimanyi olina bingi byo hidinga
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
My lover, siri family ya wakayima
Ago amagezi gonsalira ga wakayima
Nze sibikiriza ebya wakayima
Sirimba sibyagala ebyo ebya wakayima
My lover, era sifaanana nga ba wakayima
Alright, alright
Aah aah ah
Ronnie on this one
Na ŋa na
Eeh eeh eh
A Big Size Bebe Cool ah mi come again
Ontadde waggulu onsitula
Okuva e Kampala ppaka Mutukula, babe
Omutima gwange ogukutula
Mbiwulira abasajja bakusigula, wantuddemu
Mu mmotoka z'abasajja bakulabamu
Mbu osaba lift ng'ate olina n'eyiyo
Nebuuza ekikutwala e Makerere
Ng'ate olina apartment osula mu bungalow
Ago amagezi g'onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover ssiri famire ya Wakayima
Ago amagezi g'onsalira ga Wakayima
Nze ssibikkiriza ebya Wakayima
Ssirimba ssibyagala ebyo ebya Wakayima
My lover era ssifaanana nga ba Wakayima
Wakayima na na na
Wakayima
Wakayima na na na
Gagamel Entertainment Crew

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists