Kishore Kumar Hits

Bobi Wine - Adam Ne Kawa lyrics

Artist: Bobi Wine

album: Caroline


So it was written
So it must be done
Woman if you nuh believe in men superiority
Then you nuh believe in God man you know?
Member, man fi king
And woman fi queen
Bobi Wine again
Don't get too scared
Tony Houls and Washington run things
Come in Nubian!
Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityo
Kubanga by'alina okuba bityo
(Lord have mercy)
Mukama y'amanyi
Kubanga ye yagereka
Buli kimu okubeera bwe kityo (a boss)
Ng'omusajja ye mwami
N'omukazi ye mukyala
Buli omu n'amuwa omulimu gwe (hehehe)
Omwami afuge
N'omukyala agondere
Amaka gasobole okubeerawo (yeah man)
Ekitiibwa ky'omukyala kwe kubeera ne bbaawe
Gw'ayagala era gw'agondera
(Preach to them Nubian preach)
Amaka olwo gagume
N'obufumbo bunyume
Ne Katonda kimuwa okusanyuka
(That's what I mean)
Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa
Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa
Member that all mi women you know}
Kati nno bwekiri
Kubanga bwe kyali
Era bwe kiriba bwe kityo
So me I tell dem
Kiri mu butonde era nga kimanyiddwa
Nti omusajja mu maka y'abeera foundation
Omukazi bw'aba ng'agondera bba
Ng'amuwulira that is a good combination
Ne bw'obeera wasoma okwenkana otya
Mu kutebenkeza amaka toleeta education
Education eyamba bweru w'amaka
Naye mu maka ereeta confusion
Ne bw'oba ne ssente ezijjuza tipper
Wadde bbaawo talina era ye attraction
Ne bw'obeera ng'ofuuse lawyer oba doctor
Woman you know you need a likkle submission
Ne bw'oba n'ebitiibwa
Ebitiibwa n'ebitiibwa
Ng'omwami tolina tebikola
(Lord have mercy)
Osaanidde omanye
Kye bayita ekitiibwa
Okifuna kw'oyo gwe wafumbirwa
(Lord have mercy)
Ne bw'oba ng'omusajja yeggwe wa muwasa
Wadde n'ennyumba gwe agisasula
(Serious that man)
Olw'okuba nga ye mwami
Ate nga gwe mukyala
Erinnya lye era lye likola
(Cue cue cue that man cue)
Omukyala ne bw'oba ng'olina ebyenkana bitya
Era osaanako support oba defence
(A Rasta bad praising Arsenal)
Omwami ye support ate era ye defence
Mukama ye yakikola kityo (yeah man)
Ekyo kyava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa
Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa
Kati nno bwekiri
Kubanga bwe kyali
Era bwe kiriba bwe kityo
Baayi baayi baayi...
All getta know say God had a plan
To put a difference between man and woman
That's why He make a man made up the earth
And make woman everyday children oh
Check inna Bible, man is made
Inna di image of God
And woman in a man's image
That's why me have fi make the world dem know
Say if a woman meets a man
Dem ah fi give respect remember
Woman beautiful man is a warrior
Woman powerful man superior
Woman expert man is a senior
Woman talented man is a genius
Woman precious but man is glorious
Woman fight still man victorious
Woman there but man was there
That's why woman is queen and man is a king
Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityo
Kubanga by'alina okuba bityo (yes man)
Mukama y'amanyi
Kubanga ye yagereka
Buli kimu okubeera bwe kityo
Omusajja ye mwami n'omukazi ye mukyala
Buli omu n'amuwa omulimu gwe
Omwami afuge n'omukyala agondere
Amaka gasobole okubeerawo
(Preach to them wise, preach)
Ekitiibwa ky'omukyala kwe kubeera ne bbaawe
Gw'ayagala era gw'agondera
(Sing Nubian, sing)
Amaka olwo gagume
N'obufumbo bunyume
Ne Katonda kimuwa okusanyuka
(That's what I am)
Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa
Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa
(We must be human you know)
Kati nno bwekiri
Kubanga bwe kyali
Era bwe kiriba bwe kityo
Yeah man
Member all these you know
That everything have a reason you know
Say man fi be man or woman fi be man
Your father can't be a full man you know
Woman fear men
Man fear none (laughs)
Oh na na (yes man)
Bwekityo (That is what I mean)
Eh yeah (Lord have mercy)
Oh yeah {(re)member}
Bwekityo
Allow me again say
Kiri mu butonde era nga kimanyiddwa
Nti omusajja mu maka y'abeera foundation
Omukazi bw'aba ng'agondera bba
Ng'amuwulira that is a good combination
Ne bw'obeera wasoma okwenkana otya
Mu kutebenkeza amaka toleeta education
Education eyamba bweru w'amaka
Naye mu maka ereeta confusion
Ne bw'oba ne ssente ezijjuza tipper
Wadde bbaawo talina era ye attraction
Ne bw'obeera ng'ofuuse lawyer oba doctor
Woman you know you need a likkle submission
Ekyo kyava ku ba jajja baffe Adam ne Kaawa
Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa
(Make them know Nubian you know)
Kati nno bwekiri
(Is what I mean you know)
Kubanga bwe kyali
Member}
Era bwe kiriba bwe kityo
(Yeah man!!!)

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists