Kishore Kumar Hits

Bobi Wine - Promise lyrics

Artist: Bobi Wine

album: Caroline

This is what i am
In love with a princess to the max
Excess amount of loving is what i give to you my best friend
Check this
Twayagalana tuli yala nze nawe
Nenkusuubiza nti gunno omukwano gwa bukadde
N'oleka abamwe nange nendeka abaffe
Netufuuka balunganda kumpi na balongo
N'oleka abasajja abalina sente
N'osalawo kumalako nange Ku bisooto
Nasulanga bweru nga noonya sente
Nga ne tv ogirabila kumulirwaano
You never betrayed me
You always stood by me
Kyenva nkugamba leero
Let me renew my promise to you
I promise
I will never be a fool
You will never lose me to fate or lose me to fortune
How could i ever make you cry
Kansuubize ntuukirize be'entyo(nkutwala mu nsi ensuubize)
Okirize nawe onsuubize (nti tolikera lumu onjabulire)

Oooooh hihi maama nze
Nebwoliba okaddiye ng'owedde kumulembe
Nae mumaaso gange olibaako Ku mulembe
Bw'olinyiiga nga nyiiga
Be'olikaaba nga nkaaba
Bw'olimwenya nange ma baby nga mwenya
I will not disrespect you like these
Other guys because i know how lucky i am
Nkusaba ofune yo akaseera tugendeko Ku ka dinner tutule want twogere
Olwo ondiiremu kikyoli nange nkubulire nti
Eky'okukwgala kyendiko
Wadde nga ebintu byekyusa
N'abantu befuula naye nze naawe
It will be forever and ever
Wadde nkola ensobi nyingi era manyi nyiiza
Naye mukwano yegwe gwe Nina
Let me renew my promise to you
I promise
I will never be a fool
You will never lose me to fate or lose me to fortune
How could i ever make you cry
Kansuubize ntuukirize be'entyo(nkutwala mu nsi ensuubize)
Okirize nawe onsuubize (nti tolikera lumu onjabulire)
Oh ohh
Banange amundabiddeko amugambe mwagala anyone
Bw'otuuka ewa mega Dee afande omuguliranga lusaniya
Amon Ku wallet omwana omulekanga n'abaala
Peter miles ne menshan mukitegedde
Kale muswangali abaswangali mundabire mad tiger
Bob king kyali wange n'abayimbi mwenna
Let me renew my promise to you
I promise
I will never be a fool
You will never lose me to fate or lose me to fortune
How could i ever make you cry
Kansuubize ntuukirize be'entyo(nkutwala mu nsi ensuubize)
Okirize nawe onsuubize (nti tolikera lumu onjabulire)
Oh ohh
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise
I promise

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists