We no proud of the violence We condemn the violence Rasta No pride in the violence Hear me now Mbalaba Bakubagana Balumangana Batemagana Mbalaba bagoobagana Mu kiffo kyo ku lungamya Omuntu eyandi badde wo mu kulungamya abavubuka Kati ate yabakulembela okukola obutabanguko Bino wenabilabye natidde nyo Okulwana mu bavubuuka kususse nyo Ate abakulembeze kibaswaza nyo Wama abavubuka nze nsaba tukole bwetuti Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza buchuke mu DEMBE Abana Uganda mulonde mu DEMBE Awo obulamu butunyumile Nsabye Okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE Bana Uganda tubele ba DEMBE Nomwaka guba nyumile Okuva mu independence tuli mu ntalo Kyekyiganye ne Uganda okula lwa ntaalo Buli Government ejja na ntalo Ela bagala okugenda zzibe nga ntalo Bachikola batya eli ebusuka nsaalo Abakyuusa awatali kulwana ntalo Lwaki, temukitandika ba ssebo Ate mwagamba kyekyabalwanisa entalo Lwaki oyoza engooye enjelu Ate nozanika ku kiiti kyenzilo Lwaki temulabila ku Mandela Yafuga kiimu n'atta bendela Abakulembeze okulwa mu ntebe Kye ki leetela Uganda okufuka eddebe Buli ayogela kko Ng'olwo afuse mulabe Ekyo tekyituzimba tuba tudda mabega Abantu bwobaleka neba londa wo Omuntu atakooze neba mujaawo Ekyo ne semateeka akyogela kko Bwomu bikula kyosokela kko Wabula Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza buchuke mu DEMBE Abana Uganda mulonde mu DEMBE Awo obulamu butunyumile Nsabye Okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE Bana Uganda tubele ba DEMBE Nomwaka guba nyumile Now this is a message To every Ugandan Especially the candidate Right from L.C 1 Straight up to president Violence is backwardness While peace is Godliness Gano gemazima gali agakawa Ata nalabuka kati nkubusa boyi Bwoba nga mu mazima oyagala Uganda Ne mubikolwa okyilaga nga Tuzimbe omusinji oguyamba Uganda Nabana baffe kwebali labilamu Amanye, nti omuntu ogenda mu buyinza Techi-kyetagisa kuyiwa musaayi Amanye, nti abantu besimbawo Abantu nebalonda kkoAsinze nabafuuga Gwebasinze namukwata nemu mukono Naye, abakulembeze mutalaga kiimu Kyakulwana Lwaki mutukuza bubi Laba bwetukuze nga tumanyikiimu Kyakulimba Lwaki mutukuuza bubi Nze bwenjogela kukitufu Nonzingulako emisango Awo oba otufuze bubi Ayawukana ne ndowoza yo Tekyimufula mulabe wo Fena tuli bana U Omukulembeze omulungi awuliliza ebiluma abantu Nabaako kyakola wo Buli muna Uganda wooli Kikukaakata kko okukuma Emirembe Ffena tuli bana U Nsaba okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza buchuke mu DEMBE Abana Uganda mulonde mu DEMBE Awo obulamu butunyumile Nsabye Okulonda kubele kwa DEMBE Nobuyinza bukyuuke mu DEMBE Bana Uganda tubele ba DEMBE Nomwaka guba nyumile Dan Magic is a real magician Dream studio jeguvugidde Dan Magic is a real magician Yah man For God and my Country Kampala Uganda, Africa Booaaaaha