Eyalama Eyalama noi noi Amaaso go buli bwengalaba nze I see sunshine Ne ndowooza bwekibeera baby nga you're mine Kuva luli lwe nakusanga nga tuli mu dance Ne nkusaba tuzineko nawe omunyigo squeeze Lwakuba kye ngamba, olabika nga atankyenga Baby manya buli kyoyenda, ne nkikuwa kabu no nenda But! One day you say it is Onzipanya, another day you say it is Mupe! One day you say you are Oduparaka, another day you say you are Mayuge Anya baby ngo ijire ng'onkyunya Olinganga ataidi ndi mubedde Naye nga Kyarenga Ekyaana kyarenga maama Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Nkugambye kyarenga Fatumah kyarenga baasi Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Kye nsaba tolobera ku bano abalala, kuba nange wendi Nze tili muntu wakwemulisa ino, naye nga work waali Olabika onzalawa bwondaba obutono, naye mwatu mwendi Bano abanigga obalaba bapiika obunyama, naye work wa mbwa N'olumu bakwanisa ssente N'amala nakufuga ng'ente Obulungi bwo obwo busaana nze Laba omwana anyilira nfa nze! Ono bwaseka mpulira mpulira obutiti Ate bwayogera mpulira nyumirwa Amaaso ge gakuba emyanso, era bw'ondabira nkutuse Naye nga Kyarenga Ekyaana kyarenga maama Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Bagyenzi kyarenga Fatumah kyarenga baasi Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Ojjo de ♪ Ne bwolaba ndokopya ng'eyamira ka CD, manyi ga mukwano Ne bw'oleeta zi grader zi caterpillar, wano tonzigyawo Ne bw'olareta ebi loole bya tear gas, ninzya kufa n'ogu Ogu n'omwana omutufu nze kwensibidde abalala bayaye Nze ndayira mu gagabobo k'onjagadde, abalala mbabuuse Gwekirumye, ka yetuge! Naye, ono mutute wange Naye nga Kyarenga Ekyaana kyarenga maama Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Nkugambye kyarenga Fatumah kyarenga baasi Singa nali nina wo akawogo Nandi badde nange ndya amasavu Dan Magic we Kino ki layinabi Ayiyu!