Kishore Kumar Hits

Grace Nakimera - Nalo lyrics

Artist: Grace Nakimera

album: Bumper Ku Bumper


Mbuki mbuki
Ondaba nga mufere bufere
Buli kyenkola ninga kapere bupere
Nkuwunyiranga mukene bukene
Onjuziza laba nzena ndimubulere
Mazima onumiza nosusa
Era okukakana nompuza
Ntambudde nkutuse ne njala
Ongomyabugomya byalo tonyamba
Darling
Why do you make me cry
Musayi
Bwemba ndi mubii jooli am sorry
Oh oh
Nkolentya mukwano ontudde mubulago olinga biseera
Kati kola plan
Nze ssegwanga beera enseera
Kyoka ekintabula nebwosekaseka osigala oganyi
Nganze nkutunulakobutunuzi nentuyana nenjoya amazzi
Naye kiki
Lwaki omakinga so so tight
Ebigambo byodiringana nze bimalako apetite
Ogenda olipiralipira bwotyo
Olinga ekivu mu kiralo
Otokota nga akasaka ku kyoto
Sikwagala ebyo byoliko biroto
Ne love erabika yanzigwamu mumusaayi
Okola lukujjukujju wonsigira kawali
Ondabanga mu ferebufere buli kyenkola ninga kaperebupere
Nkuwunyiranga mukene bukene
Onjuziza laba nzena ndimubulere
Weyogezayogeza banange
Nze mutufu twala byange
Olaba ngoba balina ssente
Nze mutufu twala byange
Kati ogondereragonderera ngambe ntya
Nze mutufu twala byange
Omukwano gwajulamu bukusa
Nze mutufu twala byange
Buli musajja ayogera ogondereragonderera
Wano mukujja ampunyerera
Naye mubiwunzika mukayirira
Why
Oyagala kunkyusa mu mbeera
Obakire ate abalala era
Ondeke bwomu ngantangala
Mwanyi
Nkulaba onsettinga oyagala kuntuza mubibbo
Nakakasa ntya nti tofuke kagogo
Omekete ebyange omale ontagule ngengo
Ngenda kukuwa mapenzi mumukwano baby ndi soldier
Nkusibye mubiire nga kyoyagala sweet heart kyolya
Siringa bano abagaba ebirabo nga munda banga byoya
Nomukwano bagaba gwabitundu saagala bakoya
Amaddu ganinga gantukulu
Njagalako wakiri munkukutu
Wabula baby wakula amagulu
Buli akulaba nakuba endulu
Yebanange lwaki tonjagala mpulira njidde
Jjangu ewange bwoba towagaala mpitire ewamwe
Eh eh
Weyogezayogeza banange
Nze mutufu twala byange
Olaba ngoba balina ssente
Nze mutufu twala byange
Kati ogondereragonderera ngambe ntya
Nze mutufu twala byange
Omukwano gwajjulamu kukusa
Nze mutufu twala byange
Olaba ngoba bali lililiraliililira
Edited by Tim

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists