Kishore Kumar Hits

Kalifah Aganaga - Mina Konda lyrics

Artist: Kalifah Aganaga

album: Nabirawa

Dem call me Khalifa AgaNaga, (na-nakambaya accident)
Nze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi party
Buli lunaku nawe ng'ebela party, AgaNaga
Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama
I love you, love you, love you baby
Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange
Nebwompa emotoka kapyata, nebwombalila ensimbi obuwanana
Owange ono yasinga, AgaNaga
Nebwoba owakana, nsimbila awo enyumba eya kalina
Oba bino ebikomo bya feeza, oba zaabu
Ne bwompa ekyapa ky'etaka, nebwekuba kumegana na Golola
Walayi njakumegana, AgaNaga
Nebwonteka mu mpaka nga nvuganya na Lwakataka
Ng'avuga motoka, nvuga ronda nja gasota nja kuwangula
Kuba eyo okuyita obukunya, abakube nfulumile mu mpampula
Sija kuswala, AgaNaga, kubanga mwagala nyo mu mutima gwa nge
Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama
I love you, love you, love you baby
Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange
Oyo shawty ni mzuri, kama ka malaika
Buli amulaba ayagala kumukwana, AgaNaga
Buli kibi nsubiza okwetonda, tokigeza okunkyawa
Sija kukunyiza sija kukukabya, ate nga sija kumukyawa
Nsaba mukama baleme okumutwala, abamwegomba, abatamunjangaliza
Buli amulaba ayagala kumukwana, wabula washanana
That's why mwagala nyo mu mutima gwange
Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama
I love you, love you, love you baby
Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange
I'm gonna love you this season, I'm gonna love you for a reason
You're my final decision, my solution
I'm gonna love you this season, I'm gonna love you for a reason
You're my final decision
Nze eyali atamanyi ku bya city, nokyakaza notwala nga ku zi party
Buli lunaku nawe ng'ebela party, banage ali pretty
That's why mwagala nyo, okuva ku ntobo gwo mutima gwange
Mina konda mama, mina konda mama, mina konda mama
I love you, love you, love you baby
Yegwe ansingila bano abalala, nkwagala nyo mu mutima gwange
AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga, AgaNaga
Na-nakambaya accident

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists