Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Kukaliba lyrics

Artist: Rema namakula

album: Kukaliba

Mmm
Obwavu buluma, endwade ziruma
Naye omukwano gusingako kwebyo (gusingako kwebyo)
Kuba akafananyi, mu kubbo gyoyita
Nga abagalana batambudeko babiri
Naye gwe oli bwomu oti, teri yade akusiyako oba chi
N'ogezako, weyogereko oh, nga bakuyitako buyisi
Eyo mukiro, n'obulwa otulo, olwokuba nga gwe tolina akuuma
Olusi n'osula enjala akamere n'otalya, olwokuba nga gwe tolina abiita
Omulala nagezaako, yekube m'mawulire, alabe oba anafunayo aganza
Abamu ne bafunamu, balala bisalirayo oh
Ogwo gwe mukwano
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby

Ng'omukwano gwa mama n'omwana
Gwengenda okukulaga oh baby
Ate banga lyona mbere nawe
Ne bweliba mberaki, nze sirikyuka
Kale bogere, naye nze manyi, lino ekubbo lyenkutte dungi
N'abalokezi kati mukimanye, nti bibasaze mwatu
Honey bba mugumu, yegwe gwenjagala
Tebulikya ne nkyusa omutima
Kano akamweyumwenyu ke nina ku matama
Nako nkanfuna nga ozeko wendi (oh oh-oh oh)
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
(Oh oh-oh, uh nha)
Oba nandibadde ntya, nga siri nawe mwanagwe!
Oli kyatika, nkukwata mpola, si k'obwo obulungi bwo!
Oli kitundu ku bulamu bwange (eh eh-eh eh eh-eh)
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Balinkululira k'kaliba yeah yeah, uh (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
Guno omukwano, gwabuwangazi era mpaka bukadde, baby
Balinkululira k'kaliba nawe mukwano (balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)
(Balinkululira k'kaliba nawe, eh eh)

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists