Kishore Kumar Hits

Rema namakula - Buli Kirungi lyrics

Artist: Rema namakula

album: Banyabo

Uh-uh
Yeah
Oh-oh, mm mmm
(D Kings)
Aliwa, oyo ambudabudda obutawera
Yamanya yeka era, yamanyi bwensura byona
Ekinsanyusa ampa ekitibwa
Buli kimu kyakola wamanyi
N'ekinsanyusa, takola bampane
Omukwano omungi, ng'ogwono
Ye mulungi ansana, nze yeah ooh-ooh ooh
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange

Nkusaba onekumire
Tombusabusa onesigge
Ebitwawula byekengere oh, oh
Byo byewale
Omukwano bwegutyo
Gubamu obuwonvu
Kasiita omanya nti bwegutyo
Awo ebirungi mwebiva
Omukwano omungi, ng'ogwono
Ye mulungi ansana, nze yeah ooh-ooh ooh
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Buli byonkorela nsiima
Oh-oh mukwano nsiima
Era telibayo akusinga
Yegwe yantwala uh aah
Ebirala mpulira biwulire, nga bogera
Naye nze manyi, byona ebirungi
Byonkoledde, era byonkolera
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Buli kirungi kyenkola, mba nkikolera gwe
Nabuli kilungi kyokola, era oba okikola ku lwange
Nkusaba onekumire
Oh oh onesigge
Ebitwawula byekengere oh-oh, oh-oh
Byewale
Oh-oh oh
Eh ih eh

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists