Nsaba onkwatibwe ekisa
Oddemu okunjagala ngabwewakolanga
Jjira omukwano guddemu ekyeejo nakikomya nakula ememe
Nakulaba ng'omubi kyokka nkwegayilira switi onsonyiwe
Luno lwenagwa ku kabenje ebwongo natabuka amagezi negaggwaamu
Bano abawala abala
Bannemye okwagala anti ba bbeeyi
Buli lunaku cinema
Cinema nno kale naye ate embaliga
Amazima olunjoye bulala eyali omuddugavu kati wamyuuka
Nze bwenkulabidde ewala ofananye omuwala akola mu nnyonyi
Nsaba onkwatilwe ekisa oddemu okunjagala nga bwewakolanga
Jjira omukwano guddemu ekyeejo nakikomya nakula emmeeme
Amazima olunjiye bulala eyali omuddugavu kati wamyuuka
Nze bwenkulabidde ewala ofananye omuwala akola mu nnyonyi
Sembera eno ndabe ng'ono bweyatunga olugoye lwo
Sembera eno ndabe ng'ono bweyatunga olugoye lwo
Kale maama njagagala nga bwewakolanga ng'onjaga
Kale maama mbiita nga beewakolanga ng'onjala ah huh
Kale maama mbiita nga beewakolanga ng'onjala
Kale maama mpaana nga beewakolanga nsuusuuta
Kale maama mbiita nga beewakolanga ng'onjala
Sembera x9
Nsaba onkwatilwe ekisa oddemu okunjagala nga bwewakolanga
Jjira omukwano guddemu ekyeejo namala nakula emmeeme
Nakulaba ng'oomubi kyokka nkwemenyera mama onsonyiwe
Luno lwennagwa ku kabenje nakyuuka obwongo amagezi negaggwaamu
Bano abawala abala
Bannemye okwagala anti ba bbeeyi
Buli lunaku cinema
Cinema nno kale naye ate embaliga
Amazima olunjoye bulala eyali omuddugavu kati wamyuuka
Nze bwenkulabidde ewala ofananye omuwala akola mu nnyonyi
Sembera eno ndabe ng'ono bweyatunga olugoye lwo ah huh
Kale maama mbiita nga beewakolanga ng'onjala ah huh
Sembera eno ndabe ng'ono bweyatunga olugoye lwo ah huh
Kale maama njagala nga beewakolanga ng'onjala
Tunula jendi omweenye nga bwewamweenyanga ng'onjagala
Sembera x9
Kale maama mbiita nga beewakolanga ng'onjala
Tunula jendi omweenye nga bwewamweenyanga ng'onjagala
Tunula jendi omweenye nga bwewamweenyanga ng'onjagala
Kale maama mbiita nga beewakolanga nsuusuuta
Sembera x11
Поcмотреть все песни артиста
Other albums by the artist