Kishore Kumar Hits

Eezzy - Tumbiza Sound lyrics

Artist: Eezzy

album: Tumbiza Sound


Eyo gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
(Ric Ricko)
Ffe eno tuba mu... oh
Mitima gyakaluba
Tetulina bitengo, hmm!
Bibbaala tukuba
Oyo Covid twamuvaako, oh
Tetulina bya kola
Mpozzi okufunya emigongo, eh!
Twali twapipira
Naye kati twabivaako, hmm!
Kati gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
Ffe eno tuba mu...
So kati deeJay
Musajja tumbiza sound, heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not around, eh!
Mwana deejay
Naawe tumbiza sound, hehe
Kikube okitte
Tulina mbega ku ground
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nedda boss,
Ssebo aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nuh nuh nuh!
Bwe muba mwagala zi sanitizer
Tujja kugula sanitizer
Tuyingire ne sanitizer, mu kibbala
Tukube party, eh!
Bwe mubeera mwagala zi face mask
Tujja kugula face mask
Tuyingile ne face mask, mu kibbala
Tukube party, eh!
Mutugambe oba mwagala ka distance, eh!
Social distance
Tujja kukola distance mu kibbaala
Ffe tukube party
Kati mbadde nteesa nti curfew
Keetukwatire mu bbaala mutuggaliremu
Bweggwaako ku makya mutuggulire
Nze abadde agamba kalantiini
Mututeeke ffe mu bbaala
Nnaku kkumi na nnya
Bwe ziggwaako mutuggulire
Because...
Eyo gye mubeerera mu lockdown
Ffe eno tuba mu bend down
Gye mubeerera mu curfew
Ffe eno tuba mu...
So kati deeJay
Musajja tumbiza sound, heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not around, eh!
Mwana deejay
Naawe tumbiza sound, hehe
Kikube okitte
Tulina mbega ku ground
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nedda boss,
Ssebo aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki?
Mbu olwo corona?
Nuh nuh nuh!

Bannange aah aah
Aah aah,aah aah
Nuh nuh nuh nuh
Le le le le le le

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists