Kishore Kumar Hits

Feffe Bussi - Who Is Who lyrics

Artist: Feffe Bussi

album: Who Is Who


FBM
Feffe Bussi (director powers on the beat)
Yo
Powers on the beat (yoyo)
Massive on the street
A Zai music
Yo, this is not the usual music (not)
Uganda Kampala
Rappers are finished, finished

Take over, break is over nyigga (owedde)
Best MC, yenze all over (yenze)
Eno just benninning (katandiika butandisi), benninning, mutabani wa beginning (bwoya)
Kano ssi kakunonya attention, publication, nomination
Kano ka lesson, ka generation
Ssi ka mbizitation, ndi vegetarian
Sensitization, lukusanation
Wama power, check mic one two
Check mic check mic one two
Wama power, check mic one two
Leero, katumanye who is who
Zino mpaka toleeta boys ku men
Pencil ku pen, nkomyewo nera again
Mbadde small weight, kuva nga ndi eight
Nkikuba straight, nga Tyson mu '88
Mu rap yenze mwami, nze UPDF army
Saaba baby, nzinisa ne ba lady
Banji abattanabuuka who is who
Ky'ovolaaba I don't argue with fools
Baninda nga result za siriimu
Nga batiddemu, bonna emitima tegibaliimu
Kano kko nze mwana nkagye na ku mwooyo
Ba rapper banakajjawa, egyaabwe bajiwaayo
Bano bavuga, kyoka ate bbo nebaniika
Kati kyekiseera nange mwana nze okubaniika
Ono Fik Makanika, eyakatandiika
Oil yamuyiika mu mutwe alabika
Abulako kimu, Ovuulo yokka
Mmusse wansi we mottokka, mugambe tandiika
Nanoonya kyakoola, nkikoppe njigge
Nalaba nyambaala, nga nayo yaaba -
Sibbonga naye, Sheilla Gashumba mubbonge
Honourable ankubira, kansooke mpikinge (hello)
Ebirooto bye byakufuna photo na Wizkid
Ebyange byakuzimbira weleera ba street kid
Waliwo ono eyasuna ente najitta
Muwadde 32 mumpaka zokuloota (awangudde)
Gravity mu hip-hop tolina seat
Totuula ku beat, mu mutwe olina mu ttintti
Kyannaku tebaggema, kyannaku olinga enkima
Kyannaku blood, ne rap zo zikyuuma
Silaba lwaki ennaku ogyikuba flat
Mbu olwo tukusondere, tu'kolere car wash
Sikukankana, ne Zuena tomufanaana
Sikuwalana, gw'ayimbwe ampalana
Nze eyakuwandiikira enyimba enungi z'olina
Nendala nyingi nakuwa no yonoona
Nakulaga bright future, wandaga -
Kati ntudde ku ngoma, era nkimanyi onfuna
Eno ssi bbaluwa, sisubiira kunyanukula
Reply at your own risk, wooba osobola
Segomba six pack, negomba 2 Pac
Nga Wacka Flocka ku track, that's how I rock
Ku school, nze eyakozesa nga chalka
Anti nze teacher, eyagaba nga worka
Kati ki nkugamba nti if Feffe did it
Why can't I mbu mbu also did it
Eh, then everybody did it
Mwe ba rapper mwana lwaki muva ku beat
Nze sifuddeyo w'oba okiyita nnuggu oba bujja
Nze w'ombuuza ngamba "rap ze nfugya"
Gwe rapper agyewulidde, sinakutegeera
Wemba nali nkumanyi, nakwelabira era
Mukama yebazibwe

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists