FBM This is not the usual music Yo, so listen at your own risk Yo, I run the show and I got the master Bamuyise Rank Show master Eddie Dee, kakube plaster Feffe Bussi small slender Small Rasta Kaneebaze Katonda wange first N'omwanawe Jesus Christ Abawagizi abanteekamu trust Abaagala oku hating-a be my guests Nkyali ku Billboard Charts Simanyi ku Bebe Cool list Ku mukolo gwa rap ndi Chief Guest Nze bad news nobody can taste Nze red light yenze danger Yenze message yenze messenger Nze role model wa buli teenager Yenze General yenze Major Nze army nze soldier Ba rapper bandojja Mbasojja mbawenja Mbakwasa obuggya Musujja sigejja Mbawujja mu luggya Sigaba lejjalejja Ppo! Future Rap da Rap da Rap dada Rap Field Marshall ntuuse dada Rap da Rap da Rap dada Bano bantya nga Amin Dada Rap da Rap da Rap dada Rap Field Marshall ntuuse dada Rap da Rap da Rap dada Bano bantya nga Amin Dada Eno industry nkyaamu Ssi gye nnina okubaamu Laba ebigirimu N'abagirimu byonna bye bimu Bafa bu deemu Ssente na fame Kinnuma bw'ogamba nti abayimbi we're the same Tonteeka mu ba bubble gum abayimba ky'ekimu Abatiitiizi abatya abazze ne balogamu Abagulirira media ebajubiseemu Mbyogedde ate mwana sseewakanamu Bwe mumanyiira kale n'amannya ngya gateekamu Njogere buli kimu Ndabise buli omu Nga Pablo Escobar abamu mbakoonemu Mmale mbasongemu Mbagambe temukiddamu Kuba kino kikwekweto fika salaama Buli rapper yonna gy'oli laama Tekyetaagisa kuloopera na maama Nze film star mu rap cinema Rap da Rap da Rap dada Rap Field Marshall ntuuse dada Rap da Rap da Rap dada Bano bantya nga Amin Dada Rap da Rap da Rap dada Rap Field Marshall ntuuse dada Rap da Rap da Rap dada Bano bantya nga Amin Dada Nanta loosing-a Nanta beeping-wa Nanta boozing-a Ate nanta dissing-wa Nze gwe ba feeling-a Gwe ba serving-a Nze kirooto kye nali ndreaminga Excuse mwa Yenze mwana atalemwa Nkuwadde kiss mwamwamwa Ranks, eno gikubire ku Edma Agume omutima mamama Tatya tatya