Kishore Kumar Hits

Vyper Ranking - Kululwo lyrics

Artist: Vyper Ranking

album: Kululwo


It's another one,Vyper ranking in another(mmmhh)
A Nexo production (Nexo ku ngoma)
Nsula nkufata gwe kiro na misana
Gwe ojawo ekizikiza oyaka nga kasana
Oli bwomu silabayo akufanana
Nze nkulabako mu'tima nenkubagana
Yeeh Yeeh
Nebwokola otya baby njakukufata
Gwe kabiiri kaliiri mugati gwa butter
Kadalasini mu ka chai ka matta
Nebwemba navuddeko nkulaba nenzikakana
Mbikola kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Guno omutima gusula wuwo,omutima gusula wuwo baby
Nze mbikola kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Omutima gusula wuwo, omutima gusula wuwo baby
Nga amasanyalaze wankubirawo
Nze ndi kuchocha baby ndi ku muliro
Olusi nebuza kiriba kitya ngo'fusse my baby nange nfuse wuwo
Girl you know mi see you from far
Enumber wajimpa naye wrong number
Bwenkuba you don't answer
Weyisa bubi wulira byengamba,(heee) lwakuba gwe tomanyi
For your love ago kill somebody
For your love ago spend my money
For your love ago tell my mummy
Coz you're the best ago tell my daddy
Mbikola kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Guno omutima gusula wuwo, omutima gusula wuwo baby
Nze mbikola kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Omutima gusula wuwo, omutima gusula wuwo baby
Dear kikwano nsaba mukwano gwo
Kawetta ku kagalo ko nsaba nkatekeko
Nabatamanyi mukwano batuyigireko
Nkutekeko security ndabe akukwatako
For your love ago kill somebody
For your love ago spend my money
For your love ago tell my mummy
Coz you're the best ago tell my daddy
Nebwokola otya baby njakukufata
Gwe kabiiri kaliiri mugati gwa butter
Kadalasini mu ka chai ka matta
Nebwemba navuddeko nkulaba nenzikakana
Mbikola Kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Guno omutima gusula wuwo,omutima gusula wuwo baby
Nze mbikola kululwo nze byenkola nkola kululwo baby
Omutima gusula wuwo,omutima gusula wuwo baby

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists