Am caught up in your mood, mood Am caught up in your mood, mood Longtime no see Ondi ku mimwa nga mboozi I used to be yours Nga tufaanagana okkira emijoozi Nange gyendi eno Gye wandeka eka eno Maziga n'ennaku baabitwala N'omukwano gwo baagutwala Nafuna eyammanya mu nnaku Yammanya n'ewataali ssanyu Yagumira obunafu bwange N'agumira ennaku yange Hmmm, ssi kwewaana Kuno ssi kwewaana love gy'ampadde Endeetedde okulowoozaako Endeetedde okulowooza Am caught up in your mood, mood Dear ex am in your mood, mood Am caught up in your mood, mood Am caught up in your mood, mood Hmm, munnange ebirooto byo byakola Kayimba nateekayo kaakuba Buli gye ndaga bampulira Wankyawa emikisa n'oggulira Kansuubire nti byendi byoli Ne munno boyfriend Bwe twali ffembi ebyalema nsuubire abikuwa Nafuna eyammanya mu nnaku Yammanya n'ewataali ssanyu Yagumira obunafu bwange N'agumira ennaku yange Nnyiize ng'anteeka mu mood Kati oba nfune mmundu Gye mba mukuumya Abamwegomba bajjudde obusungu Am caught up in your mood, mood (aaah) Dear ex am in your mood, mood Am caught up in your mood, mood (aaah) Dear ex am in your mood, mood Am caught up in your mood, mood (Onteeka mu mood) Am caught up in your mood, mood (aaah) It's Cloud Africa Dear ex am in your mood, mood Bad Man Records Hmmm, ssi kwewaana Kuno ssi kwewaana love gy'ampadde Endeetedde okulowoozaako Endeetedde okulowooza Am caught up in your mood, mood (aaah) Dear ex am in your mood, mood Am caught up in your mood, mood (aaah) Dear ex am in your mood, mood Am caught up in your mood, mood (Onteeka mu mood)