Kishore Kumar Hits

Kenneth Mugabi - Akanamba lyrics

Artist: Kenneth Mugabi

album: People Of The Land


Mbadde ntudde kukatebe wali
Nga nkwetegeleza
Nsonyiwa okutunulira, nsabayo akadakiika,
Okusaba akadiika nsoose kusaba saala,
Nguze ne tawelo nsimul'obutuyo hmm
Nywede ggama zamazzi nkumu,
Buli wenkukubako munye
Nkalamata nga yesomba
Baby
Nsaba akanaamba
Nsomera akanamba hmmm
Nsaba akanaamba hmm
Nsomera akanamba
Mwana gwe naawe nsaba akanamba,
Nsomera akanamba
Ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba haa
Nkunganyiiza otwanyi twenin'otutono
Singa omanyi amavivi bwegakankana
Nasuze nsoma nkuluze y'Oluganda nfune obugambo bwenakusonseka
Oyiwe olutuuyo ha
Nsomera akanamba naawe,
Njakugumiika musaw'ezekisa
Nkusabik'obugambo
Nsaba akanaamba haa
Nsomera akanamba
Nsaba akanamba,
Nsomera akanamba
Mwana gwe naawe nsaba akanamba
Nsomera akanamba ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba
Bwonsomera akanamba
Njakugumiikanga musawa ezekisa nkusabike obugambo nze
Bwonsomera akanamba njakukubilanga buli kumakya ombulire bwewasuze
Nsaba akanaamba haa
Nsomera akanamba
Nsaba akanamba,
Nsomera akanamba Mwana gwe naawe nsaba akanamba
Nsomera akanamba ayayayaya
Nsaba akanamba
Nsomera akanamba

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists