Kishore Kumar Hits

Kenneth Mugabi - Oliwa lyrics

Artist: Kenneth Mugabi

album: Ugandan


Oliwa, gwe, Ow'amaaso
Genjogelako ag'otuulo,
Nkusange waaaa,
Mbuliako natukayo,
Oliwa, gwe, gwentunulila,
Nempulila obujiji mumanyo ohhh,
Olubuto nelwekyanga nentuyana,
Nenkankana mu tuntu,
Singa nkufuna, singa nkulaba
Nfukamila nenebaza
Singa nkufuna, singa nkulaba
Nga ndayila sili kuta
Wadde bunayila, natukayo
Sifudeyo oba obela wa
Ebigere nja bintambuza,
Kasita nga nakutukako,
Wadde bunayila, natukayo
Sifudeyo oba obela wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga nakutukako
Oliwaaaaaaa, oliwa
(OK)
Oliwa gwe, gwebantondela
Anamponya obw'omu,
Atunula nga omwezi ogwakaboneka
Anamponya ebintisa ekiro
Anantasa abalalaaaaa, benekaka okwagala,
Nkusange wa gwe,
Ananyimbila, nfune otulo ekiro
Nyimbidde abalala bo nebebaka
Nze nensula nga ntunula,
Singa nkufuna, singa nkulaba
Nfukamila nenebaza ohhhh
Singa nkufuna, singa nkulaba
Nga ndayila sili kuta
Wadde bunayila, natukayo
Sifudeyo oba obela wa
Ebigere nja bintambuza,
Kasita nga nakutukako,
Wadde bunayila, natukayo
Sifudeyo oba obela wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga nakutukako
Oliwaaaaaaa, oliwaaaaaa
Oliwa, Oliwaaaaaaa
Oliwa

Поcмотреть все песни артиста

Other albums by the artist

Similar artists